OKUTAMBULIRA MU MEDITESONI

OKUTAMBULIRA MU MEDITESONI

Engeri yokka ey’okuwangula okufa – n’okufiisa ebyetaago byaffe nga tuzuukusa amaanyi g’omwoyo – kwe kwenyigira mu kukolanga meditesoni. Ekitabo kino kiwa enkola ey’okukola obukozi, awatali bya kusaaga n’etutuusa mu bulamu obweweereddeyo ddala eri omulimu n’okunyumirwa essanyu lya meditesoni. Kitulaga engeri ey’okuva ku kwogera obwogezi ne tudda mu bikolwa, okuva mu ndowooza obulowooza ne tudda mu kufuna obumanyirivu, olwo tusobole okwewaayo okutindigga olugendo olunatusukkulumya omubiri n’ebirowoozo.

The only way to conquer death - to die to the ego's needs and awaken the power of the soul - is the practice of meditation. This book provides a practical, no-nonsense approach to living a life dedicated to the work and joy of meditation. It shows us how to move from talk to action, from concept to experience, so that we can undertake the journey that will transcend body and mind.

Format Paperback, 200 Pages
Edition 1st, 2024
ISBN 978-93-48134-21-9
Item Code LU-203-0
$7.00 USD including shipping
Approx. €6.48 EUR • £5.39 GBP
Copies:
Please review our ordering & shipping information prior to purchase.
OKUTAMBULIRA MU MEDITESONI by Hector Esponda
Other Language Editions